Amayumba, Mirembe Villas
Katikkiro akwasiddwa amayumba 40 agali e mu Mirembe Villas e Kigo kati agawedde era amayumba gano gatundibwa.
Kyokka amayumba agali ku ssente nsamusaamu go genda kuzimbibwa e Ssentema mu Wakiso ne Mayembe ga Mbogo e Mpigi.
Katikkiro agambye nti pulojeketi y'e Ssentema eyanjulwa obudde bwonna okuva kati.
Abagala okugula amayumba oba okumanya ebisingawo ku Mirembe Villas, endagiriro yiino wammanga:
Hotline: +256 414 696 368 Email: info@mirembevillas.co.ug Office: Garden City Shopping & Leisure Centre, Shop LG5 Plot LR 64/86 Yusuf Lule Road Address: Plot 7923, Kigo Road, Off Entebbe Road, Kampala (Below Lake Victoria Serena Resort)
www.mirembevialls.co.ug